Wuuno Omwana Eyeweerera , Fees Azifuna mu Kutunda Kasooli
- ByAdmin --
- Feb 23, 2024 --
Ennaku eyogerwa eraba omusomi erina omuyizi gwetuukirako ali eyo mu bitundu bye Kawanda ng’ono atambuza kasooli okufuna ensimbi zaasasuza “School Fees”. Rayan Kategeregga tumulondodde okumanya bwafuna ezimuweerera kyokka byayitamu bikwasa ennaku kubanga nebwamutunda okwenkanawa zaggyamu tezisobola kumumazaako era ayolekedde eby’okusoma okubivaako.