Wuuno Getruda Nakabazzi Ow’emyaka 101 Eyeetabye mu Misinde, Waliwo n’owa Gomesi Alina b'Asinze

Abamu ku bantu ab’enjawulo ebeetabye mu misinde gy’amazalibwa ga Ssaabasajja ye Getrude Nakabazzi owemyaka 101 omutuuze we Nabweru mu Kyaddondo nga guno gubadde mulundi gwa kuna nga adduka emisinde gino. Nakabazzi atutegeezezza nti tayinza kutuula butuuzi nga Nnyinimu alagidde era asabye abavubuka okuteekesa mu nkola ekiragiro kye eky’okulwanyisa ensaasaana y’ekirwadde kya mukenenya.


https://youtu.be/8eMsdmkDoyo?si=uz5FrnquoaS7wvju

LEAVE A COMMENT