UNEB Erabudde Abateekateeka Okukoppa Ebibuuzo https://youtu.be/2kSReL-dnxc?si=cKG2wtlV-YUwq7s_
- ByAdmin --
- Nov 04, 2024 --
Ekitongole ekivunannyizibwa ku bigezo mu ggwanga ki Uganda National Examinations Board [UNEB] kirabudde abakulira amasomero naddala agali ku mutendera gwa Pulayimale abataagala kulambika bayizi babwe ku nneeyisa mu bibuuzo kiyite Briefing. UNEB egamba abefunyiridde omuze guno bubakeerede kubanga kizuuliddwa nti bebaviiriddek okubba ebigezo okweyongera ennyo ensangi zino.