
Umeme Esiibudde Uganda , Kati Obuvunaanyizibwa Ebukwasizza UEDCL
- ByAdmin --
- Apr 01, 2025 --
Gavumenti n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kugereka ebisale by’amasannyalaze mu ggwanga ki Eletricity Regulatory Authority bakakasizza nti ebbeeyi y’amasannyalaze esaliddwako ebitundu 10.4% okwanguyiza abagakoseza okutambuza emirimu obulungi. Minisita w’amasannyalaze Dr. Ruth Nankabirwa agamba nti empeereza endala zonna omuli amasanyalaze agavaavaako nga bwegubadde bigenda kutereera. Bino babyogeredde ku mukolo gw’okusiibula ekitongole ki UMEME