Uganda Yeddizza Engule ya East And Central mu Muzannyo gwa Pikipiki
- ByAdmin --
- Mar 25, 2024 --
Uganda yeddiza engule ya East and Central Motor Cross Championships ez’omwaka guno bwewangudde pikipiki z’empaka ezitegekeddwa e Kalisizo. Empaka zino zetabiddwamu abavuzi okuva mu mawanga agali mu buvanjuba n’amasekkati ga Africa.