
Uganda Egenda Kukyaza Cricket Pearl of Africa T20 Series , Zigenda Kwetabwamu Amawanga 5
- ByAdmin --
- Jun 25, 2025 --
Pulezidenti w’ekibiina ki NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu, azzeemu nate okwegwanyiza okukwatira ekibiina kye bendera okuvuganya ku kifo ky’obukulembeze bw’eggwanga omulundi ogw’okubiri bw’aleese empapula ze eri akakiiko k’ebyokulonda mu kibiina. Kyagulanyi agamba ku mulundi guno mumalirivu nnyo okukwatira ekibiina kye omumuli okuggusa olubimbi lw’enyukakyuka.