Uganda Cubs Eyingidde Enkambi e Njeru, Yeetegekera Mpaka za CECAFA U 17
- ByAdmin --
- Nov 25, 2024 --
Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere ey’abali wansi y’emyaka 17 eya Uganda Cubs eyingidde enkambi nga yetegekera empaka za CECAFA Under 17. Empaka zino zigenda kuzannyibwa omwezi ogujja era zigenda kuba za kunsunsulamu amawanga agagenda okwetaba mu AFCON Under 17