Uganda Cranes Yetegekera Kuzannya Botswana ne Algeria, Omutendesi Ayise Abazannyi 28 Okutendekebwa

Omutendesi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes Joseph Paul Putt ayise ttiimu y'abazannyi 28 okutandika okutendekebwa nga beetegekera empaka ez'okusunsulamu amawanga agagenda okwetaba mu mpaka ez'ensi yonna eza FIFA World Cup Uganda Cranes egenda kuzannya Bostwana ne Algeria mu mpaka zino


https://www.youtube.com/watch?v=aDdrc6B6K-o

LEAVE A COMMENT