Uganda Cranes Yeetegekera South Africa, Yeetaaga Maliri Okuyitamu Okuzannya AFCON 2025 e Morocco
- ByAdmin --
- Nov 14, 2024 --
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes ekoze okutendekebwa okw'omulundi ogw'okusatu nga yetegekera okuzannya South Africa ku lw'okutano luno. Omupiira guno gugenda kuzannyibwa ku kisaawe ekya Mandela National stadium e Namboole.