UCC n’Abakulira Ebyempuliziganya Basabye Abantu Okukozesa Obulungi Omutimbagano

Abakulira emikutu gy’empuliziganya egy’enjawulo nga bali wamu n’abakozesa omutimbagano okutuusa empeereza ku abantu banjudde ebibasomooza eri ekitongole ekirungamya eby’empuliziganya mu ggwanga ki Uganda Communications Commission (UCC). Bano bategeezezza abakungu ba UCC nti ebimu ku bibasomooza tebalina buyinza bubimalawo kyokka nga biviiriddeko bakasitoma baabwe abasinga okubaggyamu obwesige.


https://youtu.be/a7wKiqN5bbs?si=NZGmPecrX-UKtb7m

LEAVE A COMMENT