Ttiimu ya Kitara FC Yeenyerezza ku Kimeeza kya Uganda Premier League
- ByAdmin --
- Mar 15, 2024 --
Ttiimu ya Kitara FC eyongedde okwenywereza ku ntikko y'ekimeeza ekya Uganda Premier League bwekubye URA FC mu mupiira oguzannyiddwa olwaleero. Kitara omupiira guno eguwangudde ggoolo 3-0