Ttiimu y'Ekika ky'Enjaza yesozze omutendera ogwa ttiimu 32 ogw'empaka z'Ebika by'Abaganda ez'Omwaka guno
- ByAdmin --
- May 06, 2024 --
Ttiimu y'Ekika ky'Enjaza yesozze omutendera ogwa ttiimu 32 ogw'empaka z'Ebika by'abaganda ez'omwaka guno bwekubye Ekibe ku luzannya olwa ttiimu 64. Enjaza omupiira guno eguwangulidde mu kakodyo ak'okusimulagana peneti.