Thomas Bach Mutaka mu Uganda, Ayaniriziddwa Minisita Peter Ogwang
- ByAdmin --
- Oct 23, 2024 --
Pulezidenti w’ekibiina ekiddukanya emizannyo gya Olympics mu nsi yonna, Thomas Bach atuuse mu ggwanga ku bugenyi obutongole obugenda okumala ennaku bbiri. Ono olwaleero asisinkanye bannabyamizannyo naddala abazze beetaba mu mizannyo egya Olympics