
Steven Taylor Akyaddeko mu Uganda, Yazannyirako New Castle United eya Bungereza
- ByAdmin --
- Jun 05, 2024 --
Abazannyi b’omupiira bakubiriziddwa okutendekebwa obutakoowa bwebaba baakuguzannya mu liigi ez’amawanga eg’amaanyi. Kino kyogeddwa eyaliko omuzannyi wa ttiimu ya Newcastle, Steven Taylor bwabadde akyaddeko wano mu ggwanga.