Stanbic Bank Eyanjudde Amagoba Geyakola , Yeenyumirizza mu Kukwasizaako Gavumenti

Abakulu ba Stanbic Bank balangiridde enteekateeka ey'enjawulo egenda okuyitibwamu okukwasizaako bannansi okutuukiriza ebiruubirirwa byabwe etuumiddwa Stanbic Oli Sorted Campaign nga yaakuwola abantu ssente okuzimba, okugula amaka, okuweerera abaana n'ebirala Israel Arinaitwe akulira eby'okutereka mu Stanbic Bank agamba nti enteekateeka eno egendereddwamu kukulaakulanya bantu nga tebakaluubiriziddwa mu by'ensimbi.


https://www.youtube.com/watch?v=6iFvlWfHaUI

LEAVE A COMMENT