Ssenyonyi n’Ababaka Bagenze Amuru, Balambudde Kampuni Ekola Sukaali

Akulira oludda oluwabula gavumenti mu Palamenti Joel Ssenyonyi nga ali wamu n’ababaka abalala boolekedde amambuka ga Uganda mu nteekateeka ey’okulondoola ssente y’omuwi w’omusolo era amakanda bagasimbye mu disitulikiti ye Amuru kampuni ekola sukaali eya Atiak gavumenti gyeteekamu ssente. Wabula abakulira kampuni eno bagamba okuva omukulembeze w’eggwanga lweyaggulawo kampuni eno okusomooza kwebakyasinze okusanga ly’ebbula lyebikajjo.


https://www.youtube.com/watch?v=QFyJeHfBXZk

LEAVE A COMMENT