Ssenyonyi Ayogedde Ensonga Eyamuweesa Muganda wa Kyagulanyi mu Woofiisi ya LOP

Olwaleero olukiiko lwa baminisita abali ku ludda oluvuganya batudde okwogera ku bigenda mu maaso mu Palamenti era balina ensonga 3 zebaagala palamenti ekoleko awatali kusukka sabbiiti eno. Ssenyonyi ayogedde ne ku nsonga lwaki yawa muganda w’omukyala wa Kyagulanyi omulimu mu woofiisi ye atenga waaliwo n’abantu abalala


https://www.youtube.com/watch?v=qv8EyMfao-M

LEAVE A COMMENT