
Ssenyonyi Akukkulumidde Akakiiko ka Bakamiisona, Agamba Okuva Lweyafuuka LOP Tebamuyita mu Nkiiko
- ByAdmin --
- Jun 13, 2024 --
Akulira oludda oluvuganya gavumenti Joel Ssenyonyi avuddemu omwasi ku ky’akakiiko akakulira Palamenti kwatula ka Parliamentary Commission obutamuyita mu ntuula z’akakiiko kano. Ssenyonyi agamba bingi ebiyiseewo nga tamanyi era alina byawulira mu nkuubo mbu akakiiko k’abakamiisona katuula kyokka nga ye tategezeddwako kyagamba nti kimenya amateeka