Ssemujju Nganda Atabukidde Abalonzi Abaweereza Abantu mu Palamenti olw'Okuba Baziika Nnyo

Eyali akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Betty Aol Ochan agamba nti Palamenti ey’awamu erina okwekubamu ttooci ku ngeri gyeddukanyizibwa n’omutindo gw’ababaka bweba ekyayagala bannansi okugiwa ekitiibwa n’okuwagira emirimu egikolebwa. Omubaka wa Kira Ibrahim Ssemujju Nganda agamba nti vvulugu mungi eyalabikira mu nteekateeka y’okuyisa embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi guno era singa tewabeerawo kikolebwa ekifaananyi kya Palamenti kyakwongera okunaabuuka.


https://www.youtube.com/watch?v=nyx5XnzmNvE

LEAVE A COMMENT