Ssemakadde Asisinkanye aba PFF e Katonga, Atabukidde Gavumenti olw’Obutagoberera Mateeka

Pulezidenti w’ekibiina ekigatta n’okulungamya bannamateeka ki Uganda Law Society Isaac Ssemakadde akunze Bannayuganda okusituka balwanirire enfuga y’amateeka n’obwenkanya mu ssiga eddamuzi nti lwenaasobola okukyusa embeera y’okugaba obwenkanya. Ssemakadde agamba nti abakulembera eggwanga bakyalemereddwa okuteekawo enfuga y’amateeka egobererwa kubanga bangi abakola ebikolwa eby’Obumenyi bw’amateeka nebayinaayina


https://www.youtube.com/watch?v=EF-Bj_4wtHg

LEAVE A COMMENT