Ssekiboobo Omuggya Atuuziddwa, Owek. Kawuki Ayagala Ababaka Battukize Okubanja Federo

Obwakabaka busabye Ababaka ba Palamenti abava mu Buganda, okwanja ekiteeso ekisaba Federo mu lukiiko lw’eggwanga olukulu, nti ly’ekkubo lyoka erijja okusobozesa ebitundu eby’enjawulo okwekolera ku nsonga z’abantu baabwe. Bino byogeddwa Minisita wa gavumenti ez’ebitundu n’entambula ya Kabaka Owek. Joseph Kawuki bw’abadde ku mukolo gw’okutuuza Ssekiboobo Vincent Matovu Bintu-bizibu ku mbuga y’Essaza Kyaggwe.


https://youtu.be/7_gTtfIjYcQ?si=GwtUEXGOLXHaUe8v

LEAVE A COMMENT