Ssekabaka Mutees II Museum Egguddwawo ku Ssetendekero wa Makerere

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye n’awa Ssetendekero wa Makerere ebifaananyi eby'enjawulo ebiraga ebiseera bya Ssekabaka Sir Eddward Muteesa II nga akyali muyizi ku Ssettendekero ono. Ebimu kubifananyi ebiweereddwayo kuliko ekya Ssekabaka Muteesa II nga yeetaba mu by'emizannyo n’abamu ku bayizi beyasomanga nabo. Bino byebimu kubiteekeddwa mu kaddiyizo ely’ebyafaayo bya Ssekabaka Sir Eddward Muteesa 11 eriguddwawo olwaleero Nnaalinnya Lubuga Nabaloga Agnes ku Ssetendekero e Makerere.


https://www.youtube.com/watch?v=v9tGpeskKBI

LEAVE A COMMENT