Ssaabasumba Agguddewo Eklezia ya St. Pius X ,Obwakabaka Bwebwawaayo Ettaka Kwezimbiddwa
- ByAdmin --
- Feb 05, 2024 --
Ssaabasumba w'Essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere agguddewo Kereziya ya St. Pius Masajja Parish. Mu bubaka bwe, akuutidde abazadde okufaayo ennyo okuzza abaana ku masomero , era ono avumiridde abantu abagufudde omuzze okubbanga ebintu bya Kereziya.