Ssaabasajja Awadde ab’Emiruka Eggaali, Abazifunye Beeyanzizza Omutanda
- ByAdmin --
- Nov 13, 2024 --
Ssaabasajja Kabaka Asiimye nagabira Abaami be ab’emiruka mu Ssaza Ssingo eggaali 100 Zimanyigakifuba zibayambeko okutumbula obuweereza nga batuuka ku bantu. Omukolo gubadde ku mbuga ya Mutubaesatu - Bukomero era Abaami b’emiruka abaweereddwa eggaali beeyanzizza Omuteregga olw’okubawagira mu nzirukanya y’emirimu