
Ssaabasajja Asiimye n’Alonda Olukiiko lwa Kisekwa Oluggya, Alonze Omuk. Robert Sonko Okulukulembera
- ByAdmin --
- Oct 08, 2024 --
Ssaabasajja kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’akola enkyukakyuka mu bakulembeze bwa Kkooti ya Kisekwa oluvuganya lw’emyaka 11 ng’olukiiko lukulemberwa omukugu Joshua Mathew Kateregga. Nnyinimu asiimye omukugu DR. Robert Sonko okubeera kisekwa omuggya, omukungu Salim makeera okumumyuka, omukungu lubega Ssebende kukyobuwandiisi okwo saako abakiise bana okuli omuk. Andrew kibaya n’abalala.