Ssaabaduumizi wa Poliisi Omuggya Abbas Byakagaba Asunsuddwa, Ssenyonyi Amukalaatidde

Ssaabaduumizi wa Poliisi omuggya Abbas Byakagaba n’omumyuka we James Ochaya basunsuddwa akakiiko ka palamenti akakasa abo ababa balondedddwa omukulembeze w’eggwanga era ebisaliddwawo mu kakiiko bisindikiddwa ow’omukulembeze w’eggwanga. Wabula ono oluvannyuma lw’okusunsulwa, akubye bannamawulire ekimooni n’ayita mu buppanya bwa Palamenti okufuluma ekizimbe kya Palamenti nga talina kyayogedde.


https://www.youtube.com/watch?v=t1Qhwa5BiNg

LEAVE A COMMENT