Sr. Maria Angelorum Nanyonjo Ajaguzza, Awezezza Emyaka 61 nga Aweereza Katonda
- ByAdmin --
- Jul 01, 2024 --
Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayozaayozezza Sr. Maria Angelorum Nanyonjo, Maama w'Omukungu Peter Ssentale olw'okuweza Emyaka 61 nga aweereza Katonda we n’Okumusoboza okumuwa ekkula ly'omwana Peter Ssentale akoze obulungi kuweeleza Obwakabaka. Katikkiro obubaka buno abatissee minisita wa kabineeti era avunanyizibwa ku nsonga ez’enjawulo mu woofiisi ya Katikkiro, Owek. Noah Kiyimba.