
Siringi ya Uganda Yeeyongedde Okunaabuuka, Bannabyanfuna Boogedde Kwekivudde
- ByAdmin --
- Mar 06, 2024 --
Abasuubuzi n’abakugu mu byenfuna wano mu ggwanga balaajanidde abakulu mu gavumenti naddala minisitule y’ebyobusuubuzi n’ebyensimbi okusitukiramu okubaako nekyebakola ku kupaaluuka kwa ddoola ekisudde siringi ya Uganda ku katale k’ensi yonna. Bano bagamba nti okunaabuuka kwa siringi ya Uganda kyatandise dda okukosa ebyenfuna by’eggwanga anti abantu ababadde bava mawanga agetooloodde Uganda okusuubula kuno baatandise dda okwesala