Pulezidenti wa Djibouti Atenderezza Pulezidenti Museveni, Agamba Akoleredde Nnyo Eggwanga lye

Omukulembezze w’eggwanga lya Djibouti Ismail Omar Guelleh atenderezza amaanyi omukulembeze w’eggwanga lya Uganda g’atadde mu kunyweza eby’okwerinda n’okukulaakulanya eggwanga lye. Bino bibadde mu bubaka obwetikkiddwa minisita w’ensonga z’omunda mu ggwanga lya Djibouti Ali Youssouf mu nsisinkano gy’abaddemu n’omukulembeze w’eggwanga Yoweri kaguta Museveni Entebbe.


https://www.youtube.com/watch?v=ym-qfL57g7g

LEAVE A COMMENT