Pulezidenti Museveni Akungubagidde Pulezidenti wa Iran, Amutenderezza Okukolerera Ennyo Eggwanga lye

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni atenderezza emirimu emirungi n’amaanyi omukulembeze w’eggwanga lya Iran H.E Ebrahim Raisi byabadde nabyo. Ono era omugenzi amutenderezza olw’amaanyi gabadde ateeka mu nkulaakulana n’okukuuma emirembe. Museveni okwogera bino abadde akyaddeko ku kitebe kya Iran mu ggwanga okukungubagira omukulembeze ono eyafiiride mu kabenje k’ennyonyi ku Ssande eno gyetukubye emabega.


https://www.youtube.com/watch?v=BNYvW2pNXeQ

LEAVE A COMMENT