Pulezidenti Museveni Agguddewo Ivory Tower , Atuuzizza ne Ssenkulu wa Makerere Omuggya

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni azzeemu okukubiriza Ssettendekero ezenjawulo okwongera amaanyi mu kusomesa amasomo ga ssayansi nti y’engeri yokka egenda okusitula amawanga ga Africa. Museveni bino abyogeredde ku Ssettendekero wa Makerere bw’abadde aggulawo ekizimbe ki Ivory Tower ekizzeemu okuzimbibwa,oluvannyuma lw’okukwata omuliro.


https://www.youtube.com/watch?v=7DHWoberjd0

LEAVE A COMMENT