Pulezidenti Isaac Ssemakadde Agobeddwa, Bamulanga Kusiwuuka Mpisa
- ByAdmin --
- Nov 25, 2024 --
Bannamateeka okuva mu bibiina eby’enjawulo bagobye Pulezidenti w’ekibiina ekitwala bannamateeka Isaac Ssemakadde nga bagamba asussizza okuyisaamu abakulembeze amaaso. Bano bataddewo olukiiko olw’ekissera olukulemberwa Phillip Manaabi lugire nga lutambuza emirimu gy’ekibiina wabula bano Isaac Ssemakadde abaanukudde.