Post Bank Efulumizza Ensimbi Endala Ezigenda Okuyamba Abantu Okwekulaakulanya

Bbanka ya gavumenti eyatandikibwawo n’ekigendererwa ky’okulaba ng’ekwasizaako bannansi okusitula emirimu gyabwe, erangiridde ensimbi endala eza Parish Development Model ezisoba mu buwumbi 270 era bannansi basabiddwa okwongera okwettanira enteekateeka eno. Nsobya Peter Simon akulira empeereza ya Wendi eyitibwamu okutuusa ku bantu Ssente za Parish Development Model Mu Post Bank alaze ebimu ku bizze bisomooza enteekateeka y PDM mu bantu omuli n’okuba ng’abantu abamu bakyalina y’endowooza nti ssente zino zibaweebwa buweebwa ate nga zakwewola.


https://www.youtube.com/watch?v=472XGENSlrU

LEAVE A COMMENT