Pookino Aguddewo Empaka Z’eggombolola e Buddu
- ByAdmin --
- Feb 05, 2024 --
Omwami wa Kabaka amulamulirako Essaza Buddu akubirizza abazannyi b’omupiira mu ssaza ly’akulembera okuzannya mu mpaka eza Pookino Cup bwebaba baagala okuzannyira Buddu mu mpaka ez’Amasaza ga Buganda ez’omwaka guno Bino abyogedde bw’abadde aggulawo empaka zino