Poliisi Yeraliikiridde olw’Omuwendo gw’Abavubuka Abayingira Poliisi Okukendeera
- ByAdmin --
- May 07, 2024 --
Abakulembeze ba Poliisi mu bbendobendo lye Masaka beeralikirivu olw'omuwendo gw'abavubuka abeegatta ku Poliisi ogwongera okusereba. Kino bakitadde ku bantu mu kitundu kino obutafaayo kugatta ttoffaali ku byakwerinda by'eggwanga ssaako abo abesowolayo nga baagwa amasomo omuli oluzungu n'okubala.