Poliisi Eyodde Basatu e Nansana lwa Bubbi ,Ekikwekweto Kikyagenda mu Maaso
- ByAdmin --
- May 09, 2024 --
Poliisi n’amagye ga UPDF e Nansana bakoze ekikwekweto kubagambibwa okubeera ab’ebijambiya abaludde nga batigomya abantu e Nansana, Bano basangiddwa n’ebintu ebikozesebwa mu kubba n’okumenya amayumba. Bino bibaddewo mu kiro ekikeesezza olwaleero nga asoose okukwatibwa yawaddeyo banne.