Poliisi Erinnye Eggere mu Bulungibwansi e Buddu, Abantu Basigadde Bakukkuluma

Poliisi mu disitulikiti ye Kyotera eyungudde abawanvu n'abampi okwenganga abantu ba Ssaabasajja Kabaka ababukeerezza enkokola okwenyigira mu Bulungibwansi. Bano babadde bakulembeddwamu atwala enteekateeka ya Bulungibwansi e Buddu Hajji Badru Kagga, omwami wa Kabaka atwala eggombolola ya Mutuba VIII Kasaali Kitatta Vincent kko ne Charles Kirumira awomye omutwe era gyebigweredde ng'eyimiriza enteekateeka eno.


https://www.youtube.com/watch?v=VPZrZEveFuA

LEAVE A COMMENT