Poliisi Erangiridde nti Yeeteeseteese Bulungi Okukuuma Emirembe mu Kulonda Kwonna

Poliisi etandise okunoonyereza ku musajja waayo adduumira Poliisi ye Wandegeya Hassan Hiwumbire oluvanyuma lw’okulabikira mu katambi mu ggombolola ye Kawempe ng’ali ku bawagizi b’ekibiina ki NUP abakuba agakonde abantu kyebavumirira ennyo. Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga Rusoke Kituuma ategezeza nti Uganda etambulira ku nfuga egoberera amateeka agateekeddwa okugonderwa. Bino bibadde mu lukungaana lwa bannamawulire ku kitebe kya Poliisi e Nagulu.


https://www.youtube.com/watch?v=t9TXcyLYscM

LEAVE A COMMENT