Poliisi Erabudde ku Butujju, Bannayuganda Basabiddwa Okubeera Obulindaala

Poliisi esabye Bannayuganda naddala Bannakampala okubeera obulindaala eri abatujju abatiisizzatiisizza okulumba eggwanga okusinziira ku kulabula okwakoleddwa ekitebe ky’America wano mu ggwanga n’ekitongole ky’Amawanga amagatte ki United Nations. Kati Poliisi ekakasizza nti eby’okwerinda byongedde okunywezebwa okulinnya abatujju bano ku nfeete. Bino abyogeredde mu lukungaana lwa bannamawulire olutudde ku kitebe kya Poliisi e Naguru.


https://www.youtube.com/watch?v=J6Pj2FNJWyc

LEAVE A COMMENT