Poliisi Erabudde ku Bubbi bw’Ensimbi mu Bbanka, Egamba Abanaakwatibwa Kaakubajjuutuka

Poliisi asabye abazadde okwegendereza ababbi abateegera abantu ku Bbanka ezenjawulo nebanyaga fiizi z’abaana zebabeera bagenda okusasula ku Ssomero. Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga Kituuma Rusoke bwatyo asabye ne Bbanka okusomesa bakasitoma baabwe engeri ey’okukozesaamu tekinologiya okuweereza ensimbi kiyambeko okukendeeza okufiirizibwa. Bino abyogeredde ku kitebe kya Poliisi e Naggulu bwabadde ayogerako eri bannamawulire.


https://www.youtube.com/watch?v=CqUza-IvbiA

LEAVE A COMMENT