Poliisi Erabudde Abasuubuzi Abaagala Okugatta Eby'obufuzi mu By'obusuubuzi

Poliisi erabudde abasuubuzi mu kibuga Kampala okwewala okutabinkiriza eby’obufuuzi mu kwekalakaasa kwabwe kyegambye nti ng’abebyokwerinda tebayinza ku kigumiikiriza. Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire agamba nti bakizudde nti abasubuuzi bano bavudde ku mulamwa gw’ensonga ezibaluma nebatandika okuzannya eby’obufuzi


https://www.youtube.com/watch?v=6vQiv4cQJUM

LEAVE A COMMENT