Poliisi Ekutte Omusirikale Waayo, Alangibwa Kukuba Mukyala we Masasi Naamutta

Poliisi ekutte omusirikale waayo Alex Adei akola n’ekitongole kya Poliisi ekirwanyisa obutujju oluvanyuma lw’okukuba mukyala we amasasi agamutiddewo nga amulanga okumugattika n’abasajja abalala. Amyuka Omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire ategeezezza nti amasasi omusirikale ono geyakubye gakwatiddemu n’omusirikale waabwe omulala eyabadde yeebasse naye negamuttirawo era nti okunoonyereza kugenda mu maaso.


https://www.youtube.com/watch?v=_0e6M9eXQtg

LEAVE A COMMENT