Patrick Oboi Amuriat Atabukidde Lukwago ne Besigye, Agamba Bali Bankwe Abatagambika
- ByAdmin --
- Aug 22, 2024 --
Pulezidenti w’ekibiina ki FDC ekiwayi kye Najjanankumbi Patrick Oboi Amuriat atabukidde Lukwago ne Besigye olw’okwogereranga ekibiina kyabwe amafuukuule saako okubasiiga ebitoomi. Ono asekeredde abo bonna abalowooza nti FDC eyinza okuggyibwawo kyagambye nti bali mu kuloota misana ttuku. Bino abyogeredde mu lukungaana lw'abannamawulire olutuuziddwa ku kitebe kyabwe e Najjanankumbi.