
Palamenti Ewaddeyo Akawumbi kamu mu Kaweefube w’Okulwanyisa Kkookolo
- ByAdmin --
- Apr 24, 2024 --
Amyuka omukubiiriza w’olukiiko lw’eggwanga Thomas Tayebwa akakasizza nti gavumenti egenda kwongera ensimbi mu by’obulamu mu mbalilira y’omwaka guno kiyambeko okutumbula embeera z’abasawo n’okutumbula eby’obulamu okutwaliza awamu. Tayebwa okwogera bino abadde aggulawo eddwaliro ly’amaaso erye Mengo eryazimbiddwa okuwa obujjanjabi Bannayuganda ababadde batawaanyizibwa endwadde z’amaaso