Palamenti Ekungubagidde Cecilia Ogwal Abadde Omubaka we Dokolo

Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among atenderezza emirimu gy’abadde omubaka omukyala owa Dokolo Cecilia Ogwal Atim eyafudde ku makya g’olunaku lwaleero mu ddwaliro gy’abadde ajjanjabibwa mu ggwanga lya India. Among asinzidde mu lukug’aana lwa bannamawulire lwatuuzizza mu wooffiisi ye nategeeza nti Ogwal abadde mpagi luwaga mu kulwanirira eddembe ly’abakyala ko n’okulambika babaka banne mu palamenti. https://www.youtube.com/watch?v=OfA6tTljSdI


LEAVE A COMMENT