Owek. Wamala Asabye Abasomesa Okunnyikiza Obuwangwa n’Ennono

Minisita avunaanyizibwa ku by’obuwangwa n’ennono mu Bwakabaka bwa Buganda, Owek. Dr. Anthony Wamala asabye abatandisi b’amasomero okusoosowaza ensonga z’obuwangwa n’ennono kiyambeko abayizi okutegeera ebyafaayo byabwe n’ensibuko. Owek. Wamala bino ebyogeredde ku somero li Buddo Senior Secondary School ku mukolo gw’okujaguza olunaku lw’ebitone n’okusabira abayizi abagenda okutuula ebigezo eby’akamalirizo.


https://youtu.be/NCBeNzWu71I?si=ieujip0eEDRlqHBO

LEAVE A COMMENT