Owek. Sserwanga Alambudde Abavubuka, Bamulaze Byebakola Okwebeezaawo

Minisita w’abavubuka mu Bakabaka bwa Buganda. Owek. Robert Serwanga akubirizza abavubuka obutalekaawo mirimu gyabwe okugenda mu bibuga n’okugenda ku byeyo wabula benyigire mu mirimu egy’enjawulo ng’okulima emmwanyi beekulaakulanye. Ono bino abyogeredde mu ssaza Kooki bwabadde alambula abavubuka n’emirimu gyebakola.


https://youtu.be/19OgjHA-z4Q?si=jsDdcxNRuHge6uIy

LEAVE A COMMENT