Owek. Mariam Mayanja Akalaatidde Abantu ba Kabaka Okulima Emmwanyi, Kibayambeko Okweggya mu Bwavu

Minisita wa Bulungibwansi, obutondebwensi, amazzi n'ekikula ky'abantu mu Buganda Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo alabudde gavumenti obutagezaako kukwata ku kitongole ky’Emmwanyi ki Uganda Coffee Development Authority UCDA kubanga kikoze kinene mu kutumbula omutindo gw'emmaanyi n'okwongera ebbeeyi y'ekirime kino. Minisita okwogera bino abadde mu Ssaza Buddu mu nteekateeka y'okulambula amaka amalungi n’Akaalo amatendo.


https://youtu.be/AL9qE7yOKwo?si=5nEW5CzB6W9jtWhc

LEAVE A COMMENT