Owek. Kawuki Atongozza Nayikondo Ezizimbiddwa Obwakabaka ne Bannamikago
- ByAdmin --
- Sep 09, 2024 --
Minisita wa gavumenti ez’ebitundu mu Bwakabaka bwa Buganda, Owek. Joseph Kawuki asabye Bannabuweekula okukuuma ettaka lyabwe ng’ekyobugagga ekisinga ate bakolereko ebyomugaso batangire bannakigwanyizi okulibba. Owek. Kawuki okwogera bino abadde Kiyuuni mu kutongoza amazzi amayomjo agaabaweereddwa Obwakabaka bwa Buganda nga bakolera wamu ne bannamikago