Owa Poliisi Bamusibye Emyaka 50 lwa Kutta Mwana wa Myaka 9

Kkooti enkulu mu Kampala ekalize omusirikale wa Poliisi IP Abura Emmanuel Wilson emyaka etaano mu kkomera oluvanyuma lw’okusingisibwa omusango gw’okutuga omwana wa muliraanwa we n’amutta. Abura eyali abeera Naalya Housing Estate mu ggombola ye Kira mu Kyaddondo yatta omwana wa myaka mwenda oluvanyuma lw’okufuna obutakkaanya ne kitaawe era omulamuzi ategeezeza nti ono takyasaana kubeera mu bantu olw’enneeyisa ye ng’asaana kubeera mu kkomera emyaka 50.


https://www.youtube.com/watch?v=E8HdaRhOoQE

LEAVE A COMMENT